🎵
[00:02.51]Sama Sojah
[00:03.94]Ah di Senator dis you know
[00:05.12]Uh uh
[00:07.27]Crouch, Jeeb
[00:08.41]Redzone
[00:09.75]Yeah
[00:10.78]Nabinyumya ne biggwaayo
[00:13.33]Ebigambo ebinyuma okuwulira
[00:16.79]N'eyali anjagala n'anvaamu
[00:18.85]Ng'alowooza nti gwe eyawangula
[00:22.36]Ekitiibwa ky'omusajja kyaggwaawo
[00:24.71]Bwe namansa ntyo ne ngiwaayiwa
[00:28.28]Naye nga kaakati nkusuubira
[00:30.27]Weekubeko mu mmeeme obeeko ky'okola
[00:33.79]Ah kubanga olaba
[00:36.01]Sikyebaka dear otulo tumbula
[00:39.00]Nnyiga nnyiga essimu obubaka obufuna
[00:42.02]Ndi mu birooto mu reality ombula
[00:45.79]Guno omukwano tuguwe akadde
[00:47.76]Wadde mmanyi otidde eh
[00:51.42]Ngezesa okiwe obudde
[00:53.63]Olabe babe eh
[00:57.45]Laavu tugiwe akadde
[00:59.40]Wadde manyi otidde eh
[01:03.41]Ngezesa okiwe obudde
[01:05.24]Olabe babe eh
[01:09.20]Nze n'abataayi banvaamu
[01:10.94]Bagamba nti oba nalungibwa
[01:14.32]Buli kaseera mpaana maaso go
[01:16.87]Era bwe buno obuyimba bwe nkola
[01:20.21]Nga signal ngisindika wuwo
[01:22.83]Okwagala ebiwooma kwanzita
[01:26.52]Ku nkya misana n'ekiro
[01:28.53]Nga njagala mbeere kumpi w'osula
[01:32.01]Hmm kati sembera dear
[01:33.84]Kakkanya omutima toba na ttima
[01:36.88]Kwata w'oyagala sirina malala
[01:40.10]Kasonga katini toyiwa maziga
[01:43.48]Guno omukwano tuguwe akadde
[01:45.68]Wadde mmanyi otidde eh
[01:49.55]Ngezesa okiwe obudde
[01:51.44]Olabe babe eh
[01:55.49]Laavu tugiwe akadde
[01:57.24]Wadde manyi otidde eh
[02:00.81]Ngezesa okiwe obudde
[02:03.09]Olabe babe eh
[02:18.35]Wandiba nga waliwo eyakulumya
[02:22.82]Naye nze sisuubira kukulumya
[02:25.62]Wandiba nga waliwo eyakumenya
[02:28.64]Naye nze sisuubira kukumenya
[02:31.58]Wandiba nga waliwo eyakulumya
[02:34.74]Naye nze sisuubira kukulumya
[02:37.28]Wandiba nga waliwo eyakumenya
[02:40.95]Sama Sojah
[02:41.84]Naye nga kaakati nkusuubira
[02:43.39]Weekubeko mu mmeeme obeeko ky'okola
[02:46.99]Ah kubanga olaba
[02:49.05]Sikyebaka dear otulo tumbula
[02:52.14]Nnyiga nnyiga essimu obubaka obufuna
[02:55.11]Wadde mmanyi otidde eh
[02:58.83]Ngezesa okiwe obudde
[03:00.96]Olabe babe eh
[03:04.55]Laavu tugiwe akadde
[03:06.65]Wadde manyi otidde eh
[03:10.30]Ngezesa okiwe obudde
[03:12.36]Olabe babe eh
[03:14.60]🎵