🎵

Akadde

Album: Akadde Durasi: 3:22

Sama Sojah

Ah di Senator dis you know

Uh uh

Crouch, Jeeb

Redzone

Yeah

Nabinyumya ne biggwaayo

Ebigambo ebinyuma okuwulira

N'eyali anjagala n'anvaamu

Ng'alowooza nti gwe eyawangula

Ekitiibwa ky'omusajja kyaggwaawo

Bwe namansa ntyo ne ngiwaayiwa

Naye nga kaakati nkusuubira

Weekubeko mu mmeeme obeeko ky'okola

Ah kubanga olaba

Sikyebaka dear otulo tumbula

Nnyiga nnyiga essimu obubaka obufuna

Ndi mu birooto mu reality ombula

Guno omukwano tuguwe akadde

Wadde mmanyi otidde eh

Ngezesa okiwe obudde

Olabe babe eh

Laavu tugiwe akadde

Wadde manyi otidde eh

Ngezesa okiwe obudde

Olabe babe eh

Nze n'abataayi banvaamu

Bagamba nti oba nalungibwa

Buli kaseera mpaana maaso go

Era bwe buno obuyimba bwe nkola

Nga signal ngisindika wuwo

Okwagala ebiwooma kwanzita

Ku nkya misana n'ekiro

Nga njagala mbeere kumpi w'osula

Hmm kati sembera dear

Kakkanya omutima toba na ttima

Kwata w'oyagala sirina malala

Kasonga katini toyiwa maziga

Guno omukwano tuguwe akadde

Wadde mmanyi otidde eh

Ngezesa okiwe obudde

Olabe babe eh

Laavu tugiwe akadde

Wadde manyi otidde eh

Ngezesa okiwe obudde

Olabe babe eh

Wandiba nga waliwo eyakulumya

Naye nze sisuubira kukulumya

Wandiba nga waliwo eyakumenya

Naye nze sisuubira kukumenya

Wandiba nga waliwo eyakulumya

Naye nze sisuubira kukulumya

Wandiba nga waliwo eyakumenya

Sama Sojah

Naye nga kaakati nkusuubira

Weekubeko mu mmeeme obeeko ky'okola

Ah kubanga olaba

Sikyebaka dear otulo tumbula

Nnyiga nnyiga essimu obubaka obufuna

Wadde mmanyi otidde eh

Ngezesa okiwe obudde

Olabe babe eh

Laavu tugiwe akadde

Wadde manyi otidde eh

Ngezesa okiwe obudde

Olabe babe eh