🎵

Akalimu

Album: Bobi Wine Songs Durasi: 4:42

Intro

Everybody want to go to heaven but nobody want to die.

just like everybody want to become rich

but nobody ready fi work hard fi it.

all de ghetto youths dem dream of a job

where dem put on suit and tie

and sit in front of a computer

but watch this man and listen to the secret.

Mbula nyo kubammatira

nebeebuuza omusada alikuki

nga Naye guno ogwokukuba emiziki

ntera nenguta nenkol'emirala

omanyi emirimu gy'ekibuga

Otega wano noteg'ewalala

nze nakwatako n'ensenene

nga kyali wa ndausi anzalawa,

abaali batuyita abadongo luli,

Kati tubayitako tunyoola nkata.

laba Kati naawe yagala omulimu gwokola eyo YE office yo!

Bwoba okola manya kyokol'ekyo yegwe

Teriiyo mulimu mubi

Kasit'ogulongosa noguyonjayonja

Teriiyo mulimu mubi

Bwob'okola manya kyokol'ekyo yegwe

Teriiyo mulimu mubi

Ku job yo naawe w'ozimbil'ensi

Teriiyo mulimu mubi

Nze nakyalako ewa Kirumira lumu ewuwe

lwe yagulaw'enyumba

kwolwo nze lwenafuna evidence

nti Abantu balin'ensimbi.

Nze nalina amalala,

ngera manyi namala nay'atte byenalaba,

byebyamala okuloba!

Konze degree wasoma mekka? Koye, saasoma kugenda wala.

Konze obugagga wabuzuula wa? Koye, mumirimu gyemuzalawa.

genda obuuze kubansingako

abagagga bomukibuga Kampala

abamu basooka mubutembeyi

abalala baatunda kabalagala.

buli job eba yakabi kasita agitwaala ngeyakabi

atte n'omwaavu aly'omu

omuntu azalaw'emirimu,

bano banze sivuga booda,

abeewola nebayizika.

kale bwob'olina wokolera,

watwale nga ekyatika,

fuba omanye nti akalimu ako

ye maama era ye taata wo.

Bwoba okola manya kyokol'ekyo yegwe

Teriiyo mulimu mubi

Kasit'ogulongosa noguyonjayonja

Teriiyo mulimu mubi

Bwob'okola manya kyokol'ekyo yegwe

Teriiyo mulimu mubi

Ku job yo naawe w'ozimbil'ensi

Teriiyo mulimu mubi

Abagyerezi Leka bagyerege

Aboogezi Leka bagyegere

; member when the cock crows

it dont mean it sick!

It means it's time to wake up!!

seeeeeen!

Kati njagala angyerega angyerege

nga Naye afunye byensomesa.

bwoba kumulimu Oli nebwagyerega,

tomufaako y'abeera ffala,

ekifo kyolina Ku job yo,

YE office yo, YE ministry yo.

Saamu ekitiibwa mubosingako

atte totunula musowani ya boss wo! Lawyer yamanyi bwatetenkanya

ne porter yamanya bwamalako!

Gwe Totunulira gyenkolera wabula tunuulira kyofunayo.

N'enkoko gyonolya totunuulira gyeridde!

Makalena kabalagala atunda abaana be naweererera

Kati Gwe bwodda mu pokopoko

ngabulikyenfuna okyogerako,

obudde bukukeddeko eyo yenkoko ekookolima.

(differed)

Nze bwemba nkola nkola manyi nti kyekyo

Teriiyo mulimu mubi

Ku job yange nange wenzibir'ensi

Teriiyo mulimu mubi

Gwe bwoobokola kola ngolina eswagga atte.

ku job yo naawe w'ozimbil'ensi

Teriiyo mulimu mubi

.abagyerezi Leka bagyerege

Teliiyo mulimu mubi

buli mulimu bulyomu ayamba munne

Teriiyo mukulu mubi.

aboogezi Leka bagyegere

Teriiyo mulimu mubi

Bulyomu ayamba Munne!

Teriiyo mulimu mubi

...Tony Hauls gyebale...

teriiyo mulimu mubi!...

teriiyo mulimu mubi in the background