🎵

Masanyalaze Go

Album: Ugandan Lady Durasi: 3:12

Njagala nfune kumasanyalaze go

Eraaa rraaa

One, two

Byafuka biwobe

Nsazewo mbikole nawe

Kizibu okuwewala love buno ooh

Wetaga therapy

My whole body, olutiko lumeze

Ninga akubidwa

Engeri gyonetoloza nga fly over ya queen

Nkwagala bingyi nkwagala ebitagambika

Njagala nfune, njagala nfune

Njagala nfune kumasanyalaze go

Nkwagala bingyi nkwagala ebitagambika

Njagala nfune, Njagala nfune

Njagala nfune kumasanyalaze go

Oooh, oooh

Njagala nfune kumasanyalaze go

Tuli kumudala

Tunyumidde ebikumba

Totobawa attention tukole amawulire, gebananyumya

Bali bagala tweleke

Batabuulee ebyafe bizingilte

Engeri gyonetoloza nga fly over ya queen

Nkwagala bingyi nkwagala ebitagambika

Njagala nfune, njagala nfune

Njagala nfune kumasanyalaze go

Nkwagala bingyi nkwagala ebitagambika

Njagala nfune, Njagala nfune

Njagala nfune kumasanyalaze go

Oooh, oooh

Njagala nfune kumasanyalaze go

Nkoye okunetoloza

I wanna be your lover

Nze undercover lover

No i'm no gon be your lover

Di lwoli ready, i wanna marry you

When you're ready, when you're ready to give it to me

Nkwagala bingyi nkwagala ebitagambika

Njagala nfune, njagala nfune

Njagala nfune kumasanyalaze go

Nkwagala bingyi nkwagala ebitagambika

Njagala nfune, Njagala nfune

Njagala nfune kumasanyalaze go

Oooh, oooh

Njagala nfune kumasanyalaze go

Njagala nfune kumasanyalaze go