🎵
[00:02.81]Hey
[00:06.96]🎵
[00:09.46]Huh (Nessim Pan Production)
[00:12.58]Laba laba obudde we bugenze
[00:15.23]Obudde buwungeera ah ah
[00:18.26]Nz'akwagala gyendi eno, hmm!
[00:23.75]Nkutegekedde ebiwooma
[00:26.59]By'oyagala byonna mbimanyi
[00:29.22]Mu luzungu ne mu luganda
[00:33.16]Baibe
[00:34.77]Nsasiidde abakuswama
[00:37.45]Abatakimanyi nti oli muntu wange
[00:40.16]Ba champion abakusamba (tuli bangi)
[00:45.40]Tuli bangi abakwegomba
[00:48.57]Bangi abakozesa program
[00:51.03]Nz'omanyi gy'onsanga ah
[00:55.00]Mukwano gwe masuuka
[01:00.17]Ow'omukwano gw'anebasa
[01:05.85]Mukwano gwe masuuka
[01:11.12]Ow'omukwano gw'anebasa
[01:16.80]Mukwano gwe masuuka
[01:18.65]Mukwano ne bwetulwana
[01:20.02]Mu kasirise eyo mu kisenge kyaffe
[01:23.97]Ekitiibwa ne tukikuuma (wansuula)
[01:28.81]Wansuula dda mu kitimba
[01:32.06]On-flowing-iramu nga musaayi
[01:34.88]Mu mutima ne mu magumba (sweetie)
[01:40.19]Neebaza abakukuuma
[01:42.77]Wessiri nebakuwooyawooya
[01:45.60]Ne Katonda eyakutonda (ntegese ebimuli)
[01:50.43]Ntegese ebimuli tu-jubirating-e, darling wange
[01:56.61]Lwe lunaku lwe twesanga
[02:00.41]Mukwano gwe masuuka
[02:05.48]Ow'omukwano gw'anebasa (mukwano oh hey)
[02:11.30]Mukwano gwe masuuka (masuuka gange)
[02:16.35]Ow'omukwano gw'anebasa
[02:22.95]Wasanga bangi, walimbwa bangi (hey-hey)
[02:26.16]Wasalawo kubeera wange
[02:28.45]Nga bakuyisaamu amaaso (uh-uh)
[02:31.28]Ng'omukwano gwo ate gwa bbeeyi
[02:33.72]Naganzako be naganzako, mubiseera by'obuteeteeyi
[02:39.22]Nga bampisaamu amaaso, ng'omukwano gwange gravy
[02:44.83]Wasanga bangi, walimbwa bangi
[02:47.38]Wasalawo kubeera wange
[02:50.23]Nga bakuyisaamu amaaso
[02:52.70]Ng'omukwano gwo ate gwa bbeeyi
[02:54.92]Mukwano gwe masuuka (hey)
[03:00.03]Ow'omukwano gw'anebasa (sunshine everyday)
[03:05.08](You're my moonlight everyday)
[03:06.27]Mukwano gwe masuuka (starlight everyday)
[03:11.05]Ow'omukwano gw'anebasa (masuuka gange yeah yeah-ih)
[03:16.99]Mukwano gwe masuuka
[03:21.93]Ow'omukwano gw'anebasa (uh-huh uh)
[03:27.87]Mukwano gwe masuuka
[03:28.96](You're my sunshine, you're my moonlight, you're my starlight)
[03:32.75]Ow'omukwano gw'anebasa (baibe)
[03:39.63]Laba laba obudde we bugenze
[03:42.85]Obudde buwungeera ah ah
[03:45.64]Nz'akwagala gyendi eno
[03:48.00]🎵