🎵

Mr Money

Album: Kyarenga Durasi: 5:12
[00:19.27]Nze bampita bad Bobi Wine
[00:21.05]Abangoba balabye ndiwala
[00:24.42]Bwekuba kufubutuka misinde, abangoba bo bakongojja
[00:28.60]Omugagga nomwavu, guno'muziki kagukukoneko
[00:33.26]Nze yala zankubako naye nga zakukubye yala olunyumya
[00:37.71]Osasira nga nyo omuntu amala omwaka mu yala, nafata omulala
[00:42.17]Nga tolina sente
[00:44.51]N'obulamu bwesiba
[00:46.96]Obeera tewefeelinga
[00:48.88]Ne m'maka oba towera
[00:51.29]Nga tolina sente
[00:53.27]N'emikwano gikwekuba
[00:56.20]Obeera awo bwotyo otyo
[00:57.93]Buli wamu tebakulabawo
[00:59.61]Wabula man made money but money made man mad (Mister Money)
[01:03.71]Nkugambye omuntu yakola sente naye ate sente zamulalusa (Mister Money)
[01:08.38]I said man made money but money made man mad (Mister Money)
[01:13.00]Walahi omuntu yakola money naye ate money zamulalusa (Mister Money)
[01:18.45]Waliwo no n'officer eyandya ku patrol ekiro nga ngaliko
[01:23.15]Yandaga nti yansalako mwana waffe n'empingu nazintekako
[01:27.55]Nangamba you Bobi Wine you're under arrest cause you do this so many times
[01:32.25]Now I will take you to CPS, and you make a statement
[01:36.58]After the statement, I will charge you, for idle and disorderly
[01:40.92]Ne mpapa awo nensikayo omudda nemuwa ate neyeraga bwerazi
[01:45.72]My friend you think this is the ekiwani you say of kasabuddo
[01:50.43]Ne nsikayo ogwokubiri omudda, nagwo era ne ngumuwa
[01:54.98]Aba tanabako kyayogera, ne musimba ogwokusatu
[01:59.53]Ne mugamba kati oba onta ng'onta, bwoba tonta ng'onta
[02:03.80]Nasitula amaaso ge, nagasimba ku ekyesatu
[02:08.13]Nagajja ku ekyesatu, nagazza ku mpingu zange
[02:12.93]Nagajja ku mpingu zange, nagazza ku ekyesatu era
[02:17.38]Awo olwagajja ku ekyesatu nanzijjako empingu nange ne ntekayo
[02:21.27]Wabula man made money but money made man mad (Mister Money)
[02:25.85]Nkugambye omuntu yakola sente naye ate sente zamulalusa (Mister Money)
[02:30.50]I said man made money but money made man mad (Mister Money)
[02:34.83]Walahi omuntu yakola money naye ate money zamulalusa (Mister Money)
[02:39.86]🎵
[02:58.47]Waliwo n'ensolo eya hajji eyali eyo ewaffe eyajimmenya nze
[03:03.06]Hajji, eyalina sente nga naye muzeeyi ng'ate mubi nyo
[03:07.75]Hajji, ngamatira Kate nga naye Kate akyaali mu somero
[03:12.43]Wabula nga bwomanyi sente (uh!)
[03:14.85]Sente wekuba egonza
[03:16.94]Hajji, ngakwata sente
[03:18.80]Nga alumba bazadde ba Kate
[03:21.26]Hajji, nga temera maama, bwamala nga temera taata
[03:25.67]Nga abagamba mbasaba Kate
[03:28.01]Njagala kuwasa Kate (I)
[03:30.68]Njagala muteke m'maka amapya genzimbye e munyonyo
[03:34.75]Kati yogera oba ompa ng'ompa, oba tompa ng'ompa
[03:39.11]Ko bbo mugende muteese, bwaba asiimye mugende
[03:44.13]Hajji ngasalako Kate
[03:46.11]Nga amugamba njagala kuwasa
[03:49.17]Nekekobogozza, nti anti Hajji nkyaali mu somero
[03:53.19]Ko ye nti byosoma okufuna, anha!
[03:55.79]Ate nze byendeese
[03:58.09]Awo nakakuba Benz, nakawa n'ekyapa kyenyumba
[04:01.62]Nakagamba kati oba oja ng'oja, oba toja ng'oja
[04:06.43]Ko kko nti hajji tugende, tukabale akabimbi kaffe
[04:10.68]Man made money but money made man mad (Mister Money)
[04:14.55]Nkugambye omuntu yakola sente naye ate sente zamulalusa (Mister Money)
[04:18.74]I said man made money but money made man mad (Mister Money)
[04:23.60]Walahi omuntu yakola money naye ate money zamulalusa (Mister Money)
[04:28.69]Ezikumeza n'olubuto wade telubadeko (Mister money)
[04:33.02]N'abakusinga emyaka ne bakuyita ne muzeeyi (Mister money)
[04:37.88]Ani yali alabye ku mwana wo mugaga nga mubi (Mister money)
[04:42.05]Olaba ne chairman Nyanzi avimba mu central (Mister money)
[04:47.02]Man made money but money made man mad (Mister Money)
[04:50.91]Nkugambye omuntu yakola sente naye ate sente zamulalusa (Mister Money)
[04:55.82]I said man made money but money made man mad (Mister Money)
[05:00.29]Walahi omuntu yakola money naye ate money zamulalusa
[05:03.57]🎵