🎵

Singa

Album: Caroline Durasi: 5:29
[00:22.85]Waliwo lwembera awo nga sikulabako
[00:26.14]Olwo mu mutima ne nyolwa
[00:28.41]Olwo ne nkuyiyiza obuyimba obw'okumukumu
[00:31.15]Naye n'eza studio nezibula
[00:33.90]Njagala nkuyimbire akayimba ak'omukwano akanyuma bakakubenga ne ku radio
[00:39.19]Eh, nga ne bw'oba oli eyo nga tondabako
[00:42.56]Ng'otekako butesi
[00:44.88]Njagala nyo nkutambuzeko mu bifo ebye beyi
[00:47.54]Lwakuba nga sente zibula
[00:49.68]Oh! Mukwano nandibade, mbikutusako
[00:53.02]Lwakuba nga sente zibula
[00:54.85]Naye mukwano
[00:55.66]Singa nze Museveni
[00:58.11]Nandifuzenga nawe mu ntebe, madam
[01:00.85]Singa, yenze Ssabasajja Kabaka
[01:03.65]Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga
[01:06.23]Singa, nze Sudhir omugaga
[01:09.28]Nandikunazizanga sente
[01:11.64]Singa nalina amanyi
[01:13.19]Nandibuse mubanga ne nkunogerayo emunyenye emu baby
[01:17.22]Singa nze Museveni
[01:19.85]Nandifuzenga nawe mu ntebe, dear
[01:22.78]Singa, yenze Ssabasajja Kabaka
[01:25.15]Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga
[01:28.33]Singa, nze Sudhir omugaga
[01:31.13]Nandikunazizanga sente
[01:33.28]Singa nalina amanyi
[01:35.05]Nandibuse mubanga ne nkunogerayo emunyenye emu oba omwezi
[01:39.35]🎵
[01:49.15]Naye mukwano, uh uh, uh uh
[01:51.17]Mpulira bubi walayi
[01:52.72]Mpulira nga agudemu akazole
[01:54.51]Eh! Wulira gwe uh uh, uh uh
[01:56.51]Njagala nkuwe buli kalungi koyoya nfube nkalete
[02:00.14]Eyo enkoko njagala n'ojjirya
[02:01.86]Ne beer njagala n'omunywa
[02:03.22]Ky'ova olaba nga nfiirawo nzinonye
[02:05.72]Omulungi njagala onyumirwe
[02:07.43]Nga nange bwengalya
[02:09.11]Buli kyenkola nkola kikyo malayika
[02:11.48]Kabite njagala onyumirwe, n'emotoka ovuge
[02:14.12]Naye nkutambuliza ku boda bambi
[02:16.53]Njagala nkutwaleko mu Africana olabe ku ragga dee
[02:19.83]Olabe ne Juliana ng'ayimba
[02:22.28]Ng'ebyo bi chips bwoyoya, nga nange bwengula
[02:25.25]Okakase nti bambi nkwagala baby
[02:28.00]Singa nze Museveni
[02:30.54]Nandifuzenga nawe mu ntebe, madam
[02:33.39]Singa, yenze Ssabasajja Kabaka
[02:36.27]Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga
[02:38.78]Singa, nze Sudhir omugaga
[02:41.68]Nandikunazizanga sente
[02:44.00]Singa nalina amanyi
[02:45.73]Nandibuse mubanga ne nkunogerayo emunyenye emu baby
[02:49.77]Singa nze Museveni
[02:52.16]Nandifuzenga nawe mu ntebe, dear
[02:54.86]Singa, yenze Ssabasajja Kabaka
[02:57.81]Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga
[03:00.54]Singa, nze Sudhir omugaga
[03:03.12]Nandikunazizanga sente
[03:05.47]Singa nalina amanyi
[03:07.11]Nandibuse mubanga ne nkunogerayo emunyenye emu oba omwezi
[03:11.65]Sirina sente sirina motoka
[03:14.58]Naye mpulira nkwagala
[03:16.53]Sirina nyumba, sirina, byabugaga mu nsi
[03:19.99]Naye mpulira nkwagala
[03:21.65]Nandibade seccuriko ne nkukuma
[03:23.46]Kuba ne landlord wange
[03:25.01]Ne lwesisuzeyo alubala
[03:26.78]Wabula ngonze, walalalala, munyambe!
[03:30.67]Njagala omwana ono
[03:32.29]Ne bwemba mu ghetto
[03:33.21]Ne bwemba ntambula, buli wemba wona
[03:35.90]Ndowoza mwana ono
[03:37.62]Eh! Nze mpulira njakirira, njugumira, ndeberera, ngenderera
[03:40.89]Omukwanogwo gunsinziza amanyi
[03:43.16]Owomukwano, ayi, ayi, ayi mpulira bubi
[03:46.22]Walahi! Mpulira nga agudemu akazole (eh!)
[03:48.43]Eh! Nze mpulira njakirira, njugumira, ndeberera, ngenderera
[03:51.75]Omukwanogwo gunsinziza amanyi
[03:53.70]Owomukwano ayi, ayi, ayi mpulira bubi
[03:57.21]Walahi! Mpulira nga agudemu akazole (naye!)
[04:00.24]Singa nze Museveni (eh)
[04:02.80]Nandifuzenga nawe mu ntebbe, madam
[04:04.14]Nze nawe, gwe nange, ku ntebbe
[04:08.02]Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga (mayilo z'ettaka, kikumi bwe ddu!)
[04:11.27]Ne bwoyagala nsi yonna nandijikuwade maama!
[04:13.61]Nandikunazizanga sente
[04:15.63]N'ozinaba, ne weyagala, bae
[04:19.02]Ne nkunogerayo emunyenye emu baby
[04:20.84]Ne bwoyagala biri oba ssatu oba mwezi gwenyi, ne bweba njuba
[04:24.41]Nandifuzenga nawe mu ntebe, dear (maama nze!)
[04:27.14]Singa, yenze Ssabasajja Kabaka
[04:29.78]Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga (maama)
[04:32.70]Singa sente weeri (Nandikunazizanga sente)
[04:37.19]N'ozinaba, ne weyagala, owange
[04:40.98]Ne nkunogerayo emunyenye emu oba omwezi
[04:43.65]Ye singa wali musada baby
[04:46.05]Nandifuzenga nawe mu ntebbe, madam
[04:48.10]Nandikuwade banddo muzima!
[04:51.75]Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga
[04:57.01]Nandikunazizanga sente (n'ozinaba, ne weyagala baby baby)
[05:02.59]Ne nkunogerayo emunyenye emu baby
[05:04.45]Buli kirungi kikussana
[05:07.02]Buli kalungi kakussana maama (nandifuzenga nawe mu ntebbe, dear)
[05:09.62]Buli massanyu gakussana
[05:11.64]Eh, n'obulungi (nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga)
[05:14.99]Obo-bo-bo-bo-bo-bo-bo, munyambe, njagala omwana ono (Nandikunazizanga sente)
[05:20.94]Ye singa nalina amanyi, nandibuse mu banga (ne nkunogerayo emunyenye emu oba omwezi)
[05:27.48]🎵