🎵

Nkubanja

Album: Nkubanja Durasi: 3:55

Hey

Omukwano gwo gulimu omunnyo ate oluusi gwa sukaali

Amata amaka n'entangawuzi ka chai n'amajaani

Bwe nkerebera nze onyongera energy kisotta ku ggaali

Nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (kotansasudde)

Nkunyenya

Nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte)

Nkubanja (nkubanja)

Kale nkuba kubamu obufaananyi nze naawe, ku wedding day

Abatwagala abazadde emikwano gyo n'egyange, bonna bazze

Ng'olayira, ng'ogamba abange ebibyo kati byange

Kati onjoininze

Twelabire, betwalaba nga tetunesanga

Twesukkirize, twewaanewaane

Nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (kotansasudde)

Nkunyenya

Nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte)

Nkubanja (nkubanja)

Nkunoonya okuva jjuuzi lwe wangulira eppeera

Buli ku makya nkeera nyo nyo nkuwandikire akayimba

Netegeka njagala lumu, nkuyimbire acapella

Bwe mbyogera ne mbyerabira ate bwe neebaka mbiroota

Omukwano gwo gulimu omunnyo ate oluusi gwa sukaali

Amata amaka n'entangawuzi ka chai n'amajaani

Bwe nkerebera nze onyongera energy kisotta ku ggaali (hey yeah eh)

Nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (otansasudde)

Nkunyenya

Nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte)

Nkubanja (nkubanja)

Gwe nange tulina obudde

Oba kiro oba during day

In the morning oba evening time

Monday olwokubiri oba Wednesday

Ku Thursday ne ku Friday

Weekend eno nkubuukinze eh eh

Sylivia walusimbi

Mukwano tegugulwa nsimbi (hey yeah eh)

Nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (kotansasudde)

Nkunyenya

Nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte)

Nkubanja (nkubanja)

Nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (otansasudde)

Nkunyenya

Nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte)

Nkubanja (nkubanja)

Lydia Jazmine again

Again and again and again

Danz Kumapeesa

Nkubanja