🎵

Nkubanja

Album: Nkubanja Durasi: 3:55
[00:01.09]Hey
[00:02.01]Omukwano gwo gulimu omunnyo ate oluusi gwa sukaali
[00:06.93]Amata amaka n'entangawuzi ka chai n'amajaani
[00:11.78]Bwe nkerebera nze onyongera energy kisotta ku ggaali
[00:16.65]Nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (kotansasudde)
[00:21.73]Nkunyenya
[00:26.33]Nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte)
[00:31.39]Nkubanja (nkubanja)
[00:36.19]Kale nkuba kubamu obufaananyi nze naawe, ku wedding day
[00:45.80]Abatwagala abazadde emikwano gyo n'egyange, bonna bazze
[00:55.73]Ng'olayira, ng'ogamba abange ebibyo kati byange
[01:00.66]Kati onjoininze
[01:05.07]Twelabire, betwalaba nga tetunesanga
[01:09.49]Twesukkirize, twewaanewaane
[01:14.82]Nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (kotansasudde)
[01:19.99]Nkunyenya
[01:24.59]Nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte)
[01:29.36]Nkubanja (nkubanja)
[01:34.64]Nkunoonya okuva jjuuzi lwe wangulira eppeera
[01:39.33]Buli ku makya nkeera nyo nyo nkuwandikire akayimba
[01:43.64]Netegeka njagala lumu, nkuyimbire acapella
[01:48.77]Bwe mbyogera ne mbyerabira ate bwe neebaka mbiroota
[01:53.76]Omukwano gwo gulimu omunnyo ate oluusi gwa sukaali
[01:58.39]Amata amaka n'entangawuzi ka chai n'amajaani
[02:03.48]Bwe nkerebera nze onyongera energy kisotta ku ggaali (hey yeah eh)
[02:08.03]Nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (otansasudde)
[02:13.06]Nkunyenya
[02:17.70]Nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte)
[02:22.77]Nkubanja (nkubanja)
[02:28.88]Gwe nange tulina obudde
[02:31.11]Oba kiro oba during day
[02:32.98]In the morning oba evening time
[02:38.31]Monday olwokubiri oba Wednesday
[02:40.75]Ku Thursday ne ku Friday
[02:43.05]Weekend eno nkubuukinze eh eh
[02:46.36]Sylivia walusimbi
[02:51.08]Mukwano tegugulwa nsimbi (hey yeah eh)
[02:56.87]Nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (kotansasudde)
[03:01.84]Nkunyenya
[03:06.08]Nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte)
[03:11.17]Nkubanja (nkubanja)
[03:16.29]Nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (otansasudde)
[03:21.24]Nkunyenya
[03:25.84]Nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte)
[03:30.98]Nkubanja (nkubanja)
[03:36.96]Lydia Jazmine again
[03:39.22]Again and again and again
[03:41.57]Danz Kumapeesa
[03:45.03]Nkubanja
[03:46.97]🎵